MEEYA we Nakawa Paul Mugambe nga ali wamu n’abakulembeze be Butabika kw’ossa ne Bayinginiya ba KCCA balambudde emyala egiviirako amazzi okwanjaala mu mayumba g’abantu nga enkuba etonnye nebasaba ...
AB’EKIBIINA kya People’s Front For Freedom (PFF) e Kira, bayigga baneesimbawo ku bifo eby’enjawulo okuva mu kibiina kyabwe.
NG'ABAMERIKA balonda anaafuuka Pulezidenti owa 47, bano be basajja abasimbye mu migongo gya bakandideeti abasinga amaanyi era ng'omu ku bo y'anaafuuka omumyuka wa Pulezidenti mu kisanja ekiddako.
Omusajja agambibwa okutemako muganziwe omukono aleeteddwa mu kkooti atandike okuwerenemba n'emisango egimuvunaanibwa. Ono ategeezezza nti naye tamanyi kyamutuukako okukola ekikolwa ekyo.
In a historic comeback, Donald Trump is elected the 47th president of the United States of America, beating Democratic Vice-President Kamala Harris.
Abavuzi ba bodaboda 35 n'abasaabaze 6 be bafiiridde mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde ate abeebigere abaafudde baabadde 32.
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communication commission (UCC) bakoze ebikweweto ku leediyo wamu n’ebizindalalo ebitalina layisinsi abakulembeze n’abatuuze ne ...
AKOLA ng’akulira KCCA, Frank Nyakana Rusa asuubizza abantu b’e Kiteezi abaakosebwa okubumbulukuka kwa kasasiro okubatwala ewa Pulezidenti Museveni bamuttottolere ebizibu byabwe naye alabe bw’abikolako ...
ABAKULEMBEZE mu disitrulikiti ya Nakaseke basabye gavumenti eyimirize akulira ettendekero lya Nakaseke Technical Institute e Butalangu Alezander Mugisha anoonyerezebweko nga olw'ebigambibwa nti ...
MAAMA akawang’amudde, abaana be basatu bwe basirikkidde mu muliro e Busega, n’ategeeza abooluganda lwa bba, nti mu ggwanika baggyeyo emirambo ebiri nti omwana omuto si waawaka.
MINISITULE y’Ebyobulamu yaakwongera okubitumbula mu mbalirira y’omwaka ogujja.Enteekateeka eno yayanjuddwa minisita Dr. Jane Ruth Acheng mu lukung’aana lwa minisitule olwagendereddwaamu okutumbula ...
PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) atabukidde Abed Bwanika ku by’agenda ayogera nti waabaddewo enteeseganya wakati wa Bobi ne Pulezidenti Museveni ku by’abawagizi b’ekibiina ...