AB’EKIBIINA kya People’s Front For Freedom (PFF) e Kira, bayigga baneesimbawo ku bifo eby’enjawulo okuva mu kibiina kyabwe.
Abavuzi ba bodaboda 35 n'abasaabaze 6 be bafiiridde mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde ate abeebigere abaafudde baabadde 32.
MEEYA we Nakawa Paul Mugambe nga ali wamu n’abakulembeze be Butabika kw’ossa ne Bayinginiya ba KCCA balambudde emyala egiviirako amazzi okwanjaala mu mayumba g’abantu nga enkuba etonnye nebasaba ...
In a historic comeback, Donald Trump is elected the 47th president of the United States of America, beating Democratic Vice-President Kamala Harris.
NG'ABAMERIKA balonda anaafuuka Pulezidenti owa 47, bano be basajja abasimbye mu migongo gya bakandideeti abasinga amaanyi era ng'omu ku bo y'anaafuuka omumyuka wa Pulezidenti mu kisanja ekiddako.
Omusajja agambibwa okutemako muganziwe omukono aleeteddwa mu kkooti atandike okuwerenemba n'emisango egimuvunaanibwa. Ono ategeezezza nti naye tamanyi kyamutuukako okukola ekikolwa ekyo.
EBIBIINA ebigatta enzikiriza e South Korea biraajanidde ebitongole ku mutendera gw'ensi yonna okulondoola ebigenda mu maaso ku kulinnyirira eddembe ly'okusinza bikangavvule abakikola. Ebibiina okuli ...
BANNANSI ba America enkya lwe bakuba akalulu akagenda okussaawo ebyafaayo mu ngeri yonna gye kaggwaamu! Nnaggagga Donald Trump 78, owa Republican Party bw’akawangula, agenda kussaawo ebyafaayo ...
POLIISI e Kaliro ekutte omusajja ow'emyaka 50, mukazi we ne mulamu we, ku bigambibwa nti baliko kye bamanyi ku bubbi n'ettemu ery’emmundu eryakoleddwa mu kitundu.
MAAMA w’omuyimbi Gravity Omutujju aziikibwa leero. Jane Kajoina yafiiridde mu buliri mu kiro ekyakeesezza Olwokutaano e Fort ortal.
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communication commission (UCC) bakoze ebikweweto ku leediyo wamu n’ebizindalalo ebitalina layisinsi abakulembeze n’abatuuze ne ...
MAAMA akawang’amudde, abaana be basatu bwe basirikkidde mu muliro e Busega, n’ategeeza abooluganda lwa bba, nti mu ggwanika baggyeyo emirambo ebiri nti omwana omuto si waawaka.