AB’EKIBIINA kya People’s Front For Freedom (PFF) e Kira, bayigga baneesimbawo ku bifo eby’enjawulo okuva mu kibiina kyabwe.
MEEYA we Nakawa Paul Mugambe nga ali wamu n’abakulembeze be Butabika kw’ossa ne Bayinginiya ba KCCA balambudde emyala egiviirako amazzi okwanjaala mu mayumba g’abantu nga enkuba etonnye nebasaba ...
NG'ABAMERIKA balonda anaafuuka Pulezidenti owa 47, bano be basajja abasimbye mu migongo gya bakandideeti abasinga amaanyi era ng'omu ku bo y'anaafuuka omumyuka wa Pulezidenti mu kisanja ekiddako.
Omusajja agambibwa okutemako muganziwe omukono aleeteddwa mu kkooti atandike okuwerenemba n'emisango egimuvunaanibwa. Ono ategeezezza nti naye tamanyi kyamutuukako okukola ekikolwa ekyo.
In a historic comeback, Donald Trump is elected the 47th president of the United States of America, beating Democratic Vice-President Kamala Harris.
Abavuzi ba bodaboda 35 n'abasaabaze 6 be bafiiridde mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde ate abeebigere abaafudde baabadde 32.
EBIBIINA ebigatta enzikiriza e South Korea biraajanidde ebitongole ku mutendera gw'ensi yonna okulondoola ebigenda mu maaso ku kulinnyirira eddembe ly'okusinza bikangavvule abakikola. Ebibiina okuli ...
BANNANSI ba America enkya lwe bakuba akalulu akagenda okussaawo ebyafaayo mu ngeri yonna gye kaggwaamu! Nnaggagga Donald Trump 78, owa Republican Party bw’akawangula, agenda kussaawo ebyafaayo ...
ENJOGERA y’Abaganda egamba nti ‘Omukalu-kalu tajja busera’, etuukidde ku mubaka Mathias Mpuuga akiikirira Nyendo - Mukungwe mu Palamenti bw’akukunuse gy’abadde abulidde ennaku zino ne yeewaana nti ...
EYALI minisita Isaac Isanga Musumba asindikiddwa mu kkomera lwa kulemwa kusasula ebbanja lya bukadde 160. Musumba yeewola ssente ku musuubuzi Charles Wakwale mu August wa 2023 muganda we bwe ...
Eyaliko minisiita omubeezi ow'ebyettaka,amayumba nebibuga Isaac Musumba asindikiddwa ku meere e Luzira lwa kulemererwa kusasula bbanja lya bukadde 160.
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communication commission (UCC) bakoze ebikweweto ku leediyo wamu n’ebizindalalo ebitalina layisinsi abakulembeze n’abatuuze ne ...