News
Ebyavudde mu DNA nga April, 4, 2025, bikakasa nti - Nganwa Rugari, eyafudde yabadde azaalibwa Chris Rugari, wadde ng’abaana abalala akasengejja kaabawandula, okuggyako eyasooka yekka.
Omusuubuzi alaajanye lwa mukazi atawulira amulumiriza okumuzaalamu abaana n’atabalabirira.
Agamba ayambye bangi mu kisaawe ky’okuyimba kyokka kyamwewuunyisa bwe yafiirwa nnyina, abamu ku be yayamba ate baagenda ku lyato kulya ssente ne babulwamu ak’obuntu okumusaasira.
ABANTU 13 be baafiiriddewo n’abalala mukaaga(6) ne babuukawo n’ebisago eby’amaanyi, emmotoka ya takisi ey’ekika kya Drone bwe yatomereganye ne tuleera ku luguudo oluva e Bugiri okudda e Iganda.
OMUVUZI wa Boda Boda bamufeze 500,000/- nga bamusuubizza okuyingira amagye ng’abamunyaze poliisi ebayigga.
Aba Al-hassan tours and travel baasuubizza okutwala abaddako e China ...
Ebibibiina by'obufuzi byo byetegese mu kalulu akaddako era byesunze ...
Omulamuzi w’eddaala erisooka mu kkooti e Buvuma alambudde ettaka ab’ekitongole ky’ebibira kwe bavunaana abantu okwesenza. Omulamuzi Johnson Talemwa abadde n’amyuka RDC w’e Buvuma, Patrick Mubiru ...
Okujaguza amazaalibwa ga Kabaka nga tutunuulira Bannabitone abasiiga ebifanaanyi abayimbi, ababiibya; Kabaka bino byonna bimusanyusa nnyo.
"Essaawa eno nsinga kutunuulira kubeera mukyala eyeetongodde era njagala nnyo okubeera omukazi omuwanguzi mu bulamu" ...
OMULABIRIZI wa West Buganda omuggya, Gaster Nsereko avumiridde ekibbattaka ekisusse ensangi zino mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results